Picha By Grenade Official & Pinky (Lyrics)

Kayemba... Kayemba toyimba kayimba ka munno... (x2)

Oli ddagala lya mutwe muka muka muka
Onvumula binuma nenkyamuka
Wanzijako ebinzitoya nempewuka
Sikutereka mutima n'otoloka
Nkwagala buterekerayo na bbidi
Bwoba omanyi kyoyagala vva mu sudi
Ntaawa lwa mukwano gwo tombuuza kiki
Onkwata ng'ayesa mpiki ku mpiki
Kakana tuula njibonge embaati
Sikuvugamu mba nfa ki
N'akasimu jako sweetheart
Tube ng'abalinya ebbaati

Cha cha tubakubye picha
Kekitandise kigwa kitya
Cha cha nze onkubya picha
Kuba nga n'omutima kyatika
Cha cha tubakubye picha
Kekitandise kigwa kitya
Cha cha nze onkubya picha
Kuba nga n'omutima kyatika

Mba bubi bwotoba fine
Nfubako okukola sign
Luwombo lwa mukwano dine
Byona obikola what should I need
Ng'ojjeko gwe enjuba mu nkuba
Omu ati anjagaza ekkula
Wooli teba bulamu bunnuma
Bwokumba mutima gwonsuma

Cha cha tubakubye picha
Kekitandise kigwa kitya
Cha cha nze onkubya picha
Kuba nga n'omutima kyatika
Cha cha tubakubye picha
Kekitandise kigwa kitya
Cha cha nze onkubya picha
Kuba nga n'omutima kyatika

Guno gukuba ntaga yadde sinavaako
Mukwano gwo tegunyuma kuvaako
Gunuma gunkuba ng'alina omusango
Ogwange tegumanyi muzanyo

Kayemba... Kayemba toyimba kayimba ka munno... (x2)

Ng'ojjeko gwe enjuba mu nkuba
Omu ati anjagaza ekkula
Wooli teba bulamu bunnuma
Bwokumba mutima gwonsuma
Kakana tuula njibonge embaati
Sikuvugamu mba nfa ki
N'akasimu jako sweetheart
Tube ng'abalinya ebbaati

Cha cha tubakubye picha
Kekitandise kigwa kitya
Cha cha nze onkubya picha
Kuba nga n'omutima kyatika
Cha cha tubakubye picha
Kekitandise kigwa kitya
Cha cha nze onkubya picha
Kuba nga n'omutima kyatika

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Privacy Overview

This website uses cookies so that we can provide you with the best user experience possible. Cookie information is stored in your browser and performs functions such as recognising you when you return to our website and helping our team to understand which sections of the website you find most interesting and useful.