Kakkana! Kakkana! Muntu wange bwoba olumwa Nange, eno mba nnumwa Byoyitamu eyo binkosa Gwe bw'okaaba, Nz'eno gajjula Mukwano gwo gwegummala amaanyi Ate era, gunzizaamu amaanyi Buli bwentunula ku kifaanyanyi Nebwemba nafuwa nziramu amaanyi Buli bwobulawo, mbeera mugonvu N'obulamu buba bumpi ssi buwanvu Yeggwe antukuza okukira ku kyoovu Gwe ba omu-Husband mbe omu-Wife Manya nditambula naawe nga sittide Oli mumutima munda mw'otudde Kuba nkimanyi bangi baby b'osudde Bali mu maziga bateredde ntende Omanyi omutima gwagaana Gwagoba abalala gwagaana Omutima gwagaana Gwagoba abalala gwagaana Ndikwesibako ppaka kulunaku lw'embaga Obasinze omukwano obasinze n'eswagga Tuliba butoola nga lujji na pata Bali tubatebuke bo tebatufata Ebitaala byantadde Yeggwe Katonda gw'ampadde Nkusaba nerw'olwadde Mbe omusawo wo bwoba ng'okyagadde Kuba nkumanyi, ddala baby nkumanyi Ebikunyiga n'ebisanyusa mbimanyi Kuba nkumanyi, ddala baby nkumanyi Ebikunyiga n'ebisanyusa mbimanyi Manya nditambula naawe nga sittide Oli mumutima munda mw'otudde Kuba nkimanyi bangi baby b'osudde Bali mu maziga bateredde ntende Omanyi omutima gwagaana Gwagoba abalala gwagaana Omutima gwagaana Gwagoba abalala gwagaana
Infotainment

Nice one