Akadanyuma By Herman Basudde (Lyrics)

Banage mwebale, okunsanyukira bwemutyo mundaze essanyu
Ndi muganda wo, ŋŋamba buli atera okunyumirwa byenfukumula
Bampita Herman, kyokka oba ebulaaya b'eddira ki mpulira Herman
Nze bwenazaalibwa, nagenda okwekkanya ensi nga balimpita
Eryange lyemanyi ekkulu, lyelya Basudde lyeninako n'obujulizi
Anti libbule, Jajjange yeyali nyinilyo nendizuukiza
Abange muliyo mutya, ng'era omuntu ategeera ky'olina okkola
B'onyumiza omala kubaaniriza
Ndi mwawufu, nombojja byempulidde nebyennali ndabye
Nenkufaananya eyaliwo
Sizuulika, nyinza okukwagaza endongo ng'olabye nkuba
Anti nkonako mpola, gwe n'ojiyita n'enyangu nga nkuba ndalya
Kakati sijja kwekunya, abamanyi teri anyeenya nnyumya nempoza
Kerementina, twaali twabya lumbe lwe Ebuyoga wano
Kankulagirire, Ekyabakuza wowetera ku litti eddene
Kerementina, yali mumanyifu nnyo-nnyo olw'emirimu je
Bweyafa netujjula ensaalwa
Era bwegutyo, wano mu mwaabya g'olumbe
Atalina ndasi nga ye yekka atalina ggenda
Ggo amaziika ge, abantu baali bamunyoto nnyo tebawera
Kubanga lweyaziikibwa, n'emundu lwezibumbujja ezijjako Obote
Era bwegutyo, n'aziikibwa bakika kye twaali tudduse
Ffe abayitibwa abazzi, Naye ssebo
Mu lumbe kizibu okumpayo eyasigala, anti lwalimu omunyama
Lwelwayabwa, n'Amina eyali anziruseko lwebankuba
Twamwekanga ali muli
Kko nze wankubya n'emiggo, tuabe akukwatako omulala
Kko naye nti gwe ondeese eno, mbadde nsula bubi omwoyo

Towubisibwa, enkeera m'abya ga lumbe kasiki kati
Embuutu zavuga, n'eyalina omugongo okukira okukaluba
Naye n'ayimuka azinemu
Nange gw'olaba, mu genyini nabiibyamu nga ndi n'Amina
Bwenawummula nga n'emmagamaga agabula n'anjokya endeku
Okwo ssako waragi, oyo namunywa lwa munange kuba Amina
Oli nga tamunywa agwa matu
Ssebo, ebintu bya luno ogaziwa olinamu enkalu
Nange gwolaba, olumbe nalwetegekera n'akavangata
Kyenava ngula enkoko, ezo neziwujjibwa namba nsanyuse Amina
Kuba yali abuze, okuva lweyava ewa bba lweyakwatibwa
Anti yagobebwa, bwebamusanga nange mu kafo akakusifu
N'addayo Ettula, ewakitawe n'atuula atunde waragi
Labayo kale, eno mu lumbe lw'ebuyoga bwenamulaba, nali nina kuyaayana
Nengula endigi, ow'omukwano n'anywamu nange bwegutyo
Yogayoga, ng'olunaku lw'akasiki obudde bulabye, kyetwayita okukya amangu
Nkubuulire, kino nkibuulira akimanyi sijja kwatula
Emmeeme yannuma, obudde ogenda okukya nga ssinategeka
Amina mutwaaleko awantu
Nemmalirira, nti enjuba olunagwa eti nga mumakula, nga tugenda kwejjukanya
Tonsekerera, wabula kyobeera okakasa ye Katonda wo
Nange ye Katonda wange, alina engeri j'ataasa abalenzi be
Gwe nange lindako ebijja
Omanyi nze byempa banange, mbyooza nembiwa okunyuma
Kyemuva mulikaaba ennyo, bwendiba nfudde nze omubi anyumya amagero


Mukwaabya olumbe, olw'omukyaala ono Kerementina
Mwajjamu ekkazi, linnyini nju ezipangisibwa Ekampala-Ettula
Bweryalaba Amina, bambi nerimwekubako limusaasire
Nti nnyabo Amina, ssikulaba nga munange ng'awaka ombula
Munange twajjirwa, walumbe okutukwakkulako mwaami Robert
Bweyakenena, twasooka netulooozamu lusujjasujja, kazzi babuwe agenda
Nnyabo Amina, wetwakakasiza nti kamaanya yayingira, bbawo n'ayiwa ebintu
Nenkusaasira, nti kale nga gwe omuntu eyakamufuna
Ofiiraki kale, kyokka kitalo nnyo-nnyo mukyala Amina
Kuba naawe kyemanyi ogenda
Nze wennali nensirika nnyo-nnyo, nga ntaddeko okukankanamu
Ng'anti Amina eyali Daali, nga ye namwandu awedde emirimu
Ono eyafa yali bba we, nga yamufuna amaze okunoba
Naye ekyekitalo ennyo-ennyo, yamwagala amize enniina

Amaddu gawona, olwo nga nebwonsibira munju n'amina
Nvamu ssirina nkenyera
Nga nakankana, nga buli mukazi ampitako mpilira anzita
Kyenava ngula endigi, nenzira mbitooke eri nenjiyeekera
Kakati labayo Amina, yajja ampenja mbitooke wenasiisira
Nange bwenamulaba, kyenava muboggolera nti ddayo nnyabo
Ye ng'olina ettima, nze n'obwagazi bwawedde onoonya kunzita
Tusasambuse, annangidde bwenamuttira amaka kale
Bweyagobebwa, ate nessinoonya wa wemukuumira
Kyenava mubuuza nti kwekwagala ommalirize lumu onzite!
Nange nemulangira, okunzikiriza anjagalire mbufumbo bwe
Nemmaliriza, nga mwegayirira anveeko n'okufa nkutya
Yayoola akamaze abantu
Bweyatambula, nenzisa n'ekikkoowe ng'asimattuse
Nensiima waragi, eyankwaata nessimuwuuna ekiro kiri
Kuba tegereza, nandigenze okumanya nti omuntu yagabana
Nga maze okusengejja
Nenduyirira, ba muganzi wange wambulako ebbanga liyise
Bwoba onsisinkanye, tuyisiŋŋanye ssimanyi bw'osula kati
Nekunze bwekityo, naawe tomanyi ngeri ki jendimu nnyabo
Twerekereze, akadda nyuma kanyuma nga biro biri
Nga munsi mulimu eddembe
Akaluno alikeŋŋanga, mu maaso ndabayo entaana
Tukome nga ku mboozi, tuve ku kintu kwejjukanya


Kambabuulire...
Leka mbabuulire, buli mulwadde walumbe luno alina ettima
Mpozzi okujjako Philly, naye abasigadde ayagala agende n'ekinywa
Kubanga labayo Amina, bweyadda mu kidaala eri najjayo ensawo
Najjamu obuwoowo, ng'atandika kwekolako bwaziga ensige
Nkugambye naberesera, wamma namwandu nadigida nnyo awo namema
Nga gwe okumulaba, atamanyi byafayo bye toseetuka
Era omugambayo akantu
Natandika, okwefuula ng'omuntu owamawulire
Nga buli gwendaba, akaama nkamufuuyirawo
Nti oyo gwolaba, lwe lumbe olumaze abantu
Nakakasa, abamu twanditonzeko naye akagabana
Aba ayoya akawe omulala...
Ebyaluno bisaana na card, zikolweyo ekakasa atalina
Nga bwoba onjagala munange, nnyabo omala kujindagako
Nga nange nkulaga eyange, nga tugenda kwesanyusa

Kakati Amina, yafumbirwa Namuŋŋona ewa Sperito
Talina nsonyi kuba nga bamulabako emisana ewa Ndugwa Ekigo
Kati oyo waligondera, ng'emperekeze ezigenze zimuwondera
Aliba asibye olwaasa
K'olabe embaga, nze mbateerayo emimuli mulabe ekkubo
Ntinno ebintu bya luno, kutambulira ku bunkenke todumirana
Kyokka tulabye, kuba ensi yawooma nga nnyo nga tetwegeka
Nga tulya tunywa, buli kalungi kolabako nosolobeza
Naye kiri luno, kyewalya nga balugera kati lukola
Ebyange bwebityo, nyimba byemunafunamu ebyo byemuyiga
Ate ndi munyiikivu, ŋŋenda nnonyereza amakubo ag'okubawonya
Topapirira, oba Bbena wamwagalako nalaga Enkozi
Bwadda tomuwa ssanyu lyo
N'omulenzi wo, wamwagala amaze ebbanga ali Bukakkata
Byaggwa togeza okusobya
Nywerera wewakutte muleke empiri
Kammalirize, ssiberabiza jetwavudde kambasiibule
Yenze Herman, anyumya newekkutira n'oleka emmere
Anti nnyumya ebituŋŋununa
Njakudda mangu banange, omutwe tegunnakonzimba
Eria Katende nkwebazamu ako, wayiiya n'ogula endongo

Akaddanyuma – Song Meaning & Breakdown

“Akaddanyuma” is a Luganda word that directly translates to “going back.” In this song, it is used as a warning in relationships. Herman Basudde cautions both men and women never to go back to former lovers, especially during a time when doing so could be extremely dangerous.

The song was created during the height of the HIV/AIDS crisis in Uganda in the 1980s and 1990s. At that time, the disease was the biggest nightmare for many Ugandans.

There was no accessible treatment, no clear prevention systems, and fear dominated society. The only widely emphasized protection was avoiding risky sexual relationships. Because of fear and limited knowledge, stigmatization was also at very high levels.

Through this story, Herman warns the public against returning to past lovers whose health status and past relationships are unknown. His central message is clear: going back (“akaddanyuma”) could cost you your life.

Verse 1 – Introduction and Background

Herman begins by greeting his fans and introducing himself fully as “Herman Basudde,” which was a common tradition among musicians of that era. Artists often introduced themselves at the beginning of songs before diving into the story.

He explains the origin of his names. He is unsure how he received the English name “Herman,” but he confidently traces “Basudde” back to his grandfather. By the time he recorded this song, he was already well known, and people eagerly waited to hear his new stories. He proudly speaks about his uniqueness as a storyteller and guitarist, noting that although he makes playing look easy, it requires skill and passion.

In this same verse, he sets the scene at a Buganda cultural ceremony known as “Okwabya Olumbe.” This is a ceremony held some time after burial to officially conclude mourning and install the heir of the deceased. It is usually well organized and attended by many people, sometimes months after the burial.

The ceremony in the song was for a famous woman named Kerementina. Herman explains that when she was buried, it was during political unrest when Milton Obote was overthrown, so few people attended the burial due to the chaos. However, her okwabya olumbe ceremony attracted a large crowd.

It is at this ceremony that Herman meets his former lover, Amina.

He mentions that no one should touch her because he already “paid the price” in the past when her former husband beat him after they were caught together. This connects to another story he once sang about, showing continuity in his storytelling style. Amina responds that she has missed him.

Notably, the song has no traditional chorus. Instead, Herman uses guitar transitions and instrumental breaks to separate verses. The melody remains unique and recognizable even today.

Verse 2 – The Night of Celebration

Herman explains that the night before the main ceremony (known as Akasiki, similar to a rehearsal celebration) was full of dancing, drinking, and enjoyment. He and Amina dance together repeatedly, resting in between to drink more alcohol, especially waragi (local distilled gin).

He had prepared himself financially and even bought a whole chicken to impress Amina and make her happy. She had returned to her father’s home after being chased from her marriage, and her father sold waragi, which explains her strong attachment to alcohol.

They drink heavily, and Herman later wakes up in the morning disappointed because his plan to take Amina somewhere private did not happen. He postpones his plan to later in the evening.

However, he later realizes that God unknowingly saved him that night. He hints that something important will be revealed in the next verse.

Verse 3 – The Shocking Revelation

Because Kerementina was well known, many people attended the ceremony. A woman approaches Amina and publicly offers condolences for the death of her husband, Robert, who had been living in Kampala.

The woman openly reveals that Amina’s husband died of HIV/AIDS and implies that Amina herself could be infected.

Herman overhears this and is immediately shaken. Fear grips him as he realizes how close he may have come to danger.

Verse 4 – Fear and Realization

After hearing this news, Herman loses all romantic feelings for Amina. Even if they were locked in the same house, he feels nothing. Fear changes his entire perception. He begins to see danger everywhere.

He isolates himself in a banana plantation, drinking alone to calm his thoughts. Amina later approaches him, but he angrily confronts her, accusing her of nearly destroying his life. She also blames him for ruining her previous marriage when they were caught together years before.

Herman questions her intentions — did she come back out of love, or revenge?

He ultimately sends her away and feels relieved that nothing happened between them the previous night. He thanks God for protecting him through the drunkenness that prevented intimacy.

Here he delivers the core message:
When you meet an old lover, greet and move on. Do not return to past relationships. The times have changed, and going back could lead to death.

Verse 5 – A Broader Warning

Herman expands the message to society. He suggests that many infected people were acting recklessly out of bitterness and fear. He contrasts this with the courage of Philly Bongole Lutaaya, who publicly declared his HIV status to warn and educate others.

Herman narrates how Amina cleans herself up and prepares to attract another man. Outwardly, no one would suspect anything. This emphasizes how the virus spreads silently.

He even suggests, in frustration, that there should be identification cards showing people’s HIV status before entering relationships — a reflection of the fear and confusion of that era.

Final Verse – The Aftermath

Herman explains that Amina later married another man named Sperito in Namungoona. Yet she is reportedly still seen with other men. Herman fears that by the time she becomes visibly sick, many others may already be infected.

He reminds listeners that his songs are meant to teach lessons. Safety was uncertain in those days, and fear was constant. He concludes by reinforcing the warning against “Akaddanyuma” and promises to return with more educational and entertaining music.

About Herman Basudde

Herman Basudde (Herman Basudde Ssemakula) was one of the most influential musicians Uganda has ever produced. Although he died in a car accident in 1997 at the age of 39, his impact remains strong.

He was famous nationwide, and his songs continue to be appreciated because each one carried a deep lesson. Despite limited production equipment, his storytelling, guitar skills, and authenticity made his music timeless.

Many people view his songs as life lessons. Sometimes his music feels as though it speaks directly to modern situations. Even though “Akaddanyuma” was created decades ago, its message remains relevant today.

During the time of its release, there were no widely accessible ARVs, PEP, or modern prevention systems. Fear was extreme, and infection often meant social isolation and hopelessness. Today, while prevention and treatment options exist, the song still teaches caution, responsibility, and awareness in relationships.

Herman Basudde remains a legendary and respected figure in Ugandan music history.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Privacy Overview

This website uses cookies so that we can provide you with the best user experience possible. Cookie information is stored in your browser and performs functions such as recognising you when you return to our website and helping our team to understand which sections of the website you find most interesting and useful.