Genda Genda By Nince Henry (Lyrics)

Yooo... Aaahhh... A ringtone ready call it on... A Kama Ivien, Baddest...

On'egayirizza nyo mwaana wa maama, kati nkumaze, eh!
N'obudde bwange buno bwemaze naawe, kale bunnuma, yo!
Mukwano gwawa ogwo nga nsula ntudde, mpaka obudde kye
Ne genakaabanga nga ndowooza gwe, nago gannuma, oh!
Love... tenkubya jeck...
Kati n'akwagala ntya gwotadde ku bunkenke...
Nange... bintamye bye... eh...
Leka n'eyagaleko ngendeko ne mu dance eh...

Genda genda oba ogenda genda
Okwagalana tetufuuka lubuto na byenda
Genda genda oba ogenda genda
Nakolaki, gwe atali suuka na kitanda

Eeh... Eh...

Nkeera mu office, Nendwayo mu office
But you never know this, Nti nnumwa
Nayimiriza bus, Kumbe nalinya rocket
Kati ne wenali ngenda, nayitawo dda eh...
Gwe osambira mu bbanga olinga janzi agatalaba Chameleon
Oyomba n'amaji negaatika, leka nenkuta nogenda, eh!
Love... tenkubya jeck...
Kati n'akwagala ntya gwotadde ku bunkenke...
Nange... bintamye bye... eh...
Leka n'eyagaleko ngendeko ne mu dance eh...

Genda genda oba ogenda genda
Okwagalana tetufuuka lubuto na byenda
Genda genda oba ogenda genda
Nakolaki, gwe atali suuka na kitanda

Eeh... Abantu tukogga mu nkukutu, mu nkukutu, mu nkukutu
Eno nga tukaaba mu nkukutu, mu nkukutu, mu nkukutu
Abamu bafiira mu nkukutu, mu nkukutu, mu nkukutu
Emitima jabika nkukutu, mu nkukutu, mu nkukutu
Love... tensuza etyo nze...
Abantu bampitako nga bambuuza shida gaani...
Bye... bintamye bye...
Leka n'eyagaleko ngendeko ne mu disco oh... oh... oh...

Genda genda oba ogenda genda
Okwagalana tetufuuka lubuto na byenda
Genda genda oba ogenda genda
Nakolaki, gwe atali suuka na kitanda

Eeh... Abantu tukogga mu nkukutu, mu nkukutu, mu nkukutu
Eno nga tukaaba mu nkukutu, mu nkukutu, mu nkukutu
Abamu bafiira mu nkukutu, mu nkukutu, mu nkukutu
Emitima jabika nkukutu, mu nkukutu, mu nkukutu

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Privacy Overview

This website uses cookies so that we can provide you with the best user experience possible. Cookie information is stored in your browser and performs functions such as recognising you when you return to our website and helping our team to understand which sections of the website you find most interesting and useful.