Sherry By Pallaso (Lyrics)

Iyeee… Eehhh... Africa is my home... Evans...

Tombuusabuusa
Ondi muli mutima munda
Nakwegomba bwadda
Nonzikiriza ate nga lwaki mba nkulumya
Nze manyi omukwano
Love yange ssi ya kachwano
Sembera mukwano
Nkubbireko ssi bya kakiiko
Tunuulira obumwa bwo
Ebiiso byo, ensingo haki akawato
Oh oh oh oohh...
Wakula ekikolo
Mukama yakuwunda lumu nkisiba teyakuzzako mukono
Bwebiba... abamanyi omukwano buli omu awaana munne we
Bwebinyuma... Nomuzanyazanyisa mumale era mweweeke

Bwebinyuma... 
Bw'ogwa mu love ne munno ng'amanyi omukwano
Nze bwentyo bwenkola...
Nga love eninye ku joba
Bwebinyuma... 
Bw'ogwa mu love ne munno ng'amanyi omukwano
Nze bwentyo bwenkola...
Nga love eninye ku joba

Bwengwa mu love bwentyo bemba... Sisiba namu...
Obulamu nkukwaasa bwonna... Ne serekeramu...
Bino byenkusuutasuuta n'onewuunya.... Okyambulamu...
Kenakusiima abo kambasse katijjo
Baby kanya kanya gwe kukola ku kyeejo
Na bino ebindafubanya nenkeera amattuluttulu nabyo bibyo
Baby wamala.... Bweguba mupiira wateeba...
Nkakasa okyanyumirwa... Kuba mu bya love nakuguka...
Eeehhh... Kakanya omutima
Amaaso n'ebirowoozo biteeke kunze
Ogugwo gwa kunyumirwa

Bwebinyuma... 
Bw'ogwa mu love ne munno ng'amanyi omukwano
Nze bwentyo bwenkola...
Nga love eninye ku joba
Bwebinyuma... 
Bw'ogwa mu love ne munno ng'amanyi omukwano
Nze bwentyo bwenkola...
Nga love eninye ku joba

Binyuma binyuma aaaahhh...
Nga mu love tojula uuuhhh...
Nze okuva mu ntandikwa aaahhh...
Nga love eba mpya Oh Oohh...
Kakanya omutima...
Amaaso n'ebirowoozo biteeke kunze
Ogugwo gwa kunyumirwa
Tebulikya ate nenkyuusamu
Nze nawe twatondebwa kuba wamu
Kyenva love njikuwa na mutima gumu
Sirikyuusamu...
Tebulikya ate nenkyuusamu
Nze nawe twatondebwa kuba wamu
Kyenva love njikuwa na mutima gumu
Sirikyuusamu...

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Privacy Overview

This website uses cookies so that we can provide you with the best user experience possible. Cookie information is stored in your browser and performs functions such as recognising you when you return to our website and helping our team to understand which sections of the website you find most interesting and useful.