Iyeee… Eehhh... Africa is my home... Evans... Tombuusabuusa Ondi muli mutima munda Nakwegomba bwadda Nonzikiriza ate nga lwaki mba nkulumya Nze manyi omukwano Love yange ssi ya kachwano Sembera mukwano Nkubbireko ssi bya kakiiko Tunuulira obumwa bwo Ebiiso byo, ensingo haki akawato Oh oh oh oohh... Wakula ekikolo Mukama yakuwunda lumu nkisiba teyakuzzako mukono Bwebiba... abamanyi omukwano buli omu awaana munne we Bwebinyuma... Nomuzanyazanyisa mumale era mweweeke Bwebinyuma... Bw'ogwa mu love ne munno ng'amanyi omukwano Nze bwentyo bwenkola... Nga love eninye ku joba Bwebinyuma... Bw'ogwa mu love ne munno ng'amanyi omukwano Nze bwentyo bwenkola... Nga love eninye ku joba Bwengwa mu love bwentyo bemba... Sisiba namu... Obulamu nkukwaasa bwonna... Ne serekeramu... Bino byenkusuutasuuta n'onewuunya.... Okyambulamu... Kenakusiima abo kambasse katijjo Baby kanya kanya gwe kukola ku kyeejo Na bino ebindafubanya nenkeera amattuluttulu nabyo bibyo Baby wamala.... Bweguba mupiira wateeba... Nkakasa okyanyumirwa... Kuba mu bya love nakuguka... Eeehhh... Kakanya omutima Amaaso n'ebirowoozo biteeke kunze Ogugwo gwa kunyumirwa Bwebinyuma... Bw'ogwa mu love ne munno ng'amanyi omukwano Nze bwentyo bwenkola... Nga love eninye ku joba Bwebinyuma... Bw'ogwa mu love ne munno ng'amanyi omukwano Nze bwentyo bwenkola... Nga love eninye ku joba Binyuma binyuma aaaahhh... Nga mu love tojula uuuhhh... Nze okuva mu ntandikwa aaahhh... Nga love eba mpya Oh Oohh... Kakanya omutima... Amaaso n'ebirowoozo biteeke kunze Ogugwo gwa kunyumirwa Tebulikya ate nenkyuusamu Nze nawe twatondebwa kuba wamu Kyenva love njikuwa na mutima gumu Sirikyuusamu... Tebulikya ate nenkyuusamu Nze nawe twatondebwa kuba wamu Kyenva love njikuwa na mutima gumu Sirikyuusamu...
Infotainment
