Letter Remix By Yaled & Eddy Kenzo (Lyrics)

Ahuuuh... Ahuuuh... Ahuuuh... Kenzo... Yaled Letter Remix.... Come on...

Mpandiiseyo kano ka letter
Kali mu lulimi Luganda
Mulimu obugambo obuwooma, Eeehhh...
Nali nakwagala dda okuva edda
Sagamba nga n'etya
Kati kenkufunye nze sirinda, Baiby...
Love jenina nasikira ya Jajja
Nkakasa tolijula nedda
Manyi n'okuwoomya ebikaawa, Eehhyee...
Jangu nfuuke ssebo, Tebalina manure abo
Ogobe n'empewo, Tebali mature
Love nkyalina natural, Tebagula maziwa
Nyingi eri ku ntobo, Tebalina makulu
Kwe gamba wawonye abo ba Tito, Tebalina manure abo
Abatona bi kedo, Tebalina mature
Wepimire eno oli ku dippo, Tebagula maziwa
Jira twaala muntu wo, Tebalina makulu

Mukwano omweenya nga olumya
Wawonye essunsa ne bukatunkuma
Abalala mukkirire ffe twambuka
Mwe musaakanye ffe tuwoomesa ddiba
Woohh... Nze ssiri obwo bu mwanyi zabala
Wawonye essunsa ne bukatunkuma
Nedda... Te te temunenya nze ne bwenanagira
Mwe musaakanye ffe tuwoomesa ddiba
Yoono, Ohwooo...

Najja n'omuliro gwaali gwaaka
Nongobesa ebisweeta
Naye nenguma nti kiriba edda, yeehh...
Abaali bakugamba mbu ndi casanova
Yali propaganda
Byona byebakugamba byali bya bulimba, yeehh...
Nawonye obuwala obutunula nga obwaafa
Butokota nga generator
Buzungazunga nyo ku basawo abaganda, abange...
Tirikubona nti oli mukaire
Mpaka ng'onzinze mumugaire
Ndi jja kuwa nga omudenene
Onsiikire nga ku mpengere
Oyenda kunwa ki omusongole
Saba kyoyenda kuleetere
Balebe abo ni bali ku bi ffene
Gula ne kereta mbabongole

Mukwano omweenya nga olumya
Wawonye essunsa ne bukatunkuma
Abalala mukkirire ffe twambuka
Mwe musaakanye ffe tuwoomesa ddiba
Woohh... Nze ssiri obwo bu mwanyi zabala
Wawonye essunsa ne bukatunkuma
Nedda... Te te temunenya nze ne bwenanagira
Mwe musaakanye ffe tuwoomesa ddiba
Yoono, Ohwooo...

Pah... pa... pa... aaahh... pa pa...
Poh... po... po... ooohh... po po...
Uuhh... waahh... eehh...

Ono samusanga ku kkubo
Kyova olaba nga wa nkizo
N'abali bamwagala njolo
Nze bwenajja ne bekuba endobo
Laba yenna taliko na nziro
Tebamufuuyisa mpewo
Ngamba kyotalina nze muntu wo
Ssisiba nkwata bukwasi mu nsawo
Oohhh... Nze nina okusuuta nga
Ntekemu akajanja
Abaali baduma nabakuba engwaala
Badduka na kiwalazima njabala
Ooohh... Yeah...

Mukwano omweenya nga olumya
Wawonye essunsa ne bukatunkuma
Abalala mukkirire ffe twambuka
Mwe musaakanye ffe tuwoomesa ddiba
Woohh... Nze ssiri obwo bu mwanyi zabala
Wawonye essunsa ne bukatunkuma
Nedda... Te te temunenya nze ne bwenanagira
Mwe musaakanye ffe tuwoomesa ddiba
Yoono, Ohwooo...

Eddy Kenzo, Yaled tukubye kano remix
Kanyuma nyo okamala, leka gwe tukabaale
Eddy Kenzo, Yaled tukubye kano remix
Aba teen n'abakuze leka gwe tukadigide, Yeah...
Pah... pa... pa... aaahh... pa pa...
Poh... po... po... ooohh... po po...
Paahhh... pa... pa... pah... pa...

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Privacy Overview

This website uses cookies so that we can provide you with the best user experience possible. Cookie information is stored in your browser and performs functions such as recognising you when you return to our website and helping our team to understand which sections of the website you find most interesting and useful.