Ahuuuh... Ahuuuh... Ahuuuh... Kenzo... Yaled Letter Remix.... Come on... Mpandiiseyo kano ka letter Kali mu lulimi Luganda Mulimu obugambo obuwooma, Eeehhh... Nali nakwagala dda okuva edda Sagamba nga n'etya Kati kenkufunye nze sirinda, Baiby... Love jenina nasikira ya Jajja Nkakasa tolijula nedda Manyi n'okuwoomya ebikaawa, Eehhyee... Jangu nfuuke ssebo, Tebalina manure abo Ogobe n'empewo, Tebali mature Love nkyalina natural, Tebagula maziwa Nyingi eri ku ntobo, Tebalina makulu Kwe gamba wawonye abo ba Tito, Tebalina manure abo Abatona bi kedo, Tebalina mature Wepimire eno oli ku dippo, Tebagula maziwa Jira twaala muntu wo, Tebalina makulu Mukwano omweenya nga olumya Wawonye essunsa ne bukatunkuma Abalala mukkirire ffe twambuka Mwe musaakanye ffe tuwoomesa ddiba Woohh... Nze ssiri obwo bu mwanyi zabala Wawonye essunsa ne bukatunkuma Nedda... Te te temunenya nze ne bwenanagira Mwe musaakanye ffe tuwoomesa ddiba Yoono, Ohwooo... Najja n'omuliro gwaali gwaaka Nongobesa ebisweeta Naye nenguma nti kiriba edda, yeehh... Abaali bakugamba mbu ndi casanova Yali propaganda Byona byebakugamba byali bya bulimba, yeehh... Nawonye obuwala obutunula nga obwaafa Butokota nga generator Buzungazunga nyo ku basawo abaganda, abange... Tirikubona nti oli mukaire Mpaka ng'onzinze mumugaire Ndi jja kuwa nga omudenene Onsiikire nga ku mpengere Oyenda kunwa ki omusongole Saba kyoyenda kuleetere Balebe abo ni bali ku bi ffene Gula ne kereta mbabongole Mukwano omweenya nga olumya Wawonye essunsa ne bukatunkuma Abalala mukkirire ffe twambuka Mwe musaakanye ffe tuwoomesa ddiba Woohh... Nze ssiri obwo bu mwanyi zabala Wawonye essunsa ne bukatunkuma Nedda... Te te temunenya nze ne bwenanagira Mwe musaakanye ffe tuwoomesa ddiba Yoono, Ohwooo... Pah... pa... pa... aaahh... pa pa... Poh... po... po... ooohh... po po... Uuhh... waahh... eehh... Ono samusanga ku kkubo Kyova olaba nga wa nkizo N'abali bamwagala njolo Nze bwenajja ne bekuba endobo Laba yenna taliko na nziro Tebamufuuyisa mpewo Ngamba kyotalina nze muntu wo Ssisiba nkwata bukwasi mu nsawo Oohhh... Nze nina okusuuta nga Ntekemu akajanja Abaali baduma nabakuba engwaala Badduka na kiwalazima njabala Ooohh... Yeah... Mukwano omweenya nga olumya Wawonye essunsa ne bukatunkuma Abalala mukkirire ffe twambuka Mwe musaakanye ffe tuwoomesa ddiba Woohh... Nze ssiri obwo bu mwanyi zabala Wawonye essunsa ne bukatunkuma Nedda... Te te temunenya nze ne bwenanagira Mwe musaakanye ffe tuwoomesa ddiba Yoono, Ohwooo... Eddy Kenzo, Yaled tukubye kano remix Kanyuma nyo okamala, leka gwe tukabaale Eddy Kenzo, Yaled tukubye kano remix Aba teen n'abakuze leka gwe tukadigide, Yeah... Pah... pa... pa... aaahh... pa pa... Poh... po... po... ooohh... po po... Paahhh... pa... pa... pah... pa...
Infotainment
