Luli lwewatambula Amalusu ganjiika, mirembe jambula Wankuba kigwo, bigere ku ttaka Wabula kyonna kyewankola Nali manyi okwepena Love jewakasuka ennemye okwewoma Waliwo lw'olumya, n'osukka Ah! Funa w'okoma Omutima gwange munafu nyo, gugonda Kale nali nkaluba! Newenjogerera gwo wamaze ogguwunza Gwo omaze ogugula, kati ndabula Aah! Ndabula Ow'omukwano alimukwatako ndabula, Aah! Ndabula Aah! Ndabula Ow'omukwano alimwerijjako ndabula, Aah! Ndabula Abakubi b'essimu ndabula, Ndabula! Namwe ab'obu message ndabula, Ndabula! Mwe abatunda jagula ndabula, Ndabula! Sitiisatiisa naye ndabula, Ndabula! Kati nkuteeke wa jebatajja kusanga Ntaasa joyitira, tobefasa nga Toba nga ne mu buto gwe wankubya nga Nga mungu kwekukumpa era kwekkusanga Kati nkugambe ki gwe anvuga nga Jafang Njogere ki mukwano kyebatakugamba Mutima gwobonyabonya n'oguchunga Onsaanuula, onkuba, omenya toyunga, Baiby! Aaah! When I look at you I calm down Just a mere piece of you will make me stand firm, Aaah! On'erabizza n'oluganda, Ahaaa! Mapenzi yako tam tam Aah! Ndabula Ow'omukwano alimukwatako ndabula, Aah! Ndabula Aah! Ndabula Ow'omukwano alimwerijjako ndabula, Aah! Ndabula Abakubi b'essimu ndabula, Ndabula! Namwe ab'obu message ndabula, Ndabula! Mwe abatunda jagula ndabula, Ndabula! Sitiisatiisa naye ndabula, Ndabula! With no doubt you're the best i know Sagala antabula, sagala akukwatako Ekigambo love bakibbula mu gwe Nebibyo ebirungi nebabiteeka munze Tokikola! Bwebakuyita n'oyitaba Ah! Ah! Yeah! Eh! Baiby tokikola! Bwebakuyiiya n'oyitika nedda Nedda, Mmnn! When I look at you I calm down Just a mere piece of you will make me stand firm, Aaah! On'erabizza n'oluganda, Ahaaa! Mapenzi yako tam tam Kenafunye anjagala, temunnenya kuba nina amalala Kenafunye anjagala, aga walahi nze nina anjagala Yeah! Yeah! Omutima gwange munafu nyo, gugonda Kale nali nkaluba! Newenjogerera gwo wamaze ogguwunza Gwo omaze ogugula, kati ndabula Aah! Ndabula Ow'omukwano alimukwatako ndabula, Aah! Ndabula Aah! Ndabula Ow'omukwano alimwerijjako ndabula, Aah! Ndabula Abakubi b'essimu ndabula, Ndabula! Namwe ab'obu message ndabula, Ndabula! Mwe abatunda jagula ndabula, Ndabula! Sitiisatiisa naye ndabula, Ndabula! Aah! Ndabula Ow'omukwano alimukwatako ndabula, Aah! Ndabula Aah! Ndabula Temuwoza sabagamba!
Infotainment
