Ndabula By Carol Nantongo & B2C Kampala Boys (Lyrics)

Luli lwewatambula
Amalusu ganjiika, mirembe jambula
Wankuba kigwo, bigere ku ttaka
Wabula kyonna kyewankola
Nali manyi okwepena
Love jewakasuka ennemye okwewoma
Waliwo lw'olumya, n'osukka
Ah! Funa w'okoma
Omutima gwange munafu nyo, gugonda
Kale nali nkaluba!
Newenjogerera gwo wamaze ogguwunza
Gwo omaze ogugula, kati ndabula

Aah! Ndabula
Ow'omukwano alimukwatako ndabula, Aah! Ndabula
Aah! Ndabula
Ow'omukwano alimwerijjako ndabula, Aah! Ndabula
Abakubi b'essimu ndabula, Ndabula!
Namwe ab'obu message ndabula, Ndabula!
Mwe abatunda jagula ndabula, Ndabula!
Sitiisatiisa naye ndabula, Ndabula!

Kati nkuteeke wa jebatajja kusanga
Ntaasa joyitira, tobefasa nga
Toba nga ne mu buto gwe wankubya nga
Nga mungu kwekukumpa era kwekkusanga
Kati nkugambe ki gwe anvuga nga Jafang
Njogere ki mukwano kyebatakugamba
Mutima gwobonyabonya n'oguchunga
Onsaanuula, onkuba, omenya toyunga, Baiby! Aaah!
When I look at you I calm down
Just a mere piece of you will make me stand firm, Aaah!
On'erabizza n'oluganda, Ahaaa!
Mapenzi yako tam tam

Aah! Ndabula
Ow'omukwano alimukwatako ndabula, Aah! Ndabula
Aah! Ndabula
Ow'omukwano alimwerijjako ndabula, Aah! Ndabula
Abakubi b'essimu ndabula, Ndabula!
Namwe ab'obu message ndabula, Ndabula!
Mwe abatunda jagula ndabula, Ndabula!
Sitiisatiisa naye ndabula, Ndabula!

With no doubt you're the best i know
Sagala antabula, sagala akukwatako
Ekigambo love bakibbula mu gwe
Nebibyo ebirungi nebabiteeka munze
Tokikola! Bwebakuyita n'oyitaba
Ah! Ah! Yeah! Eh!
Baiby tokikola! Bwebakuyiiya n'oyitika nedda
Nedda, Mmnn!
When I look at you I calm down
Just a mere piece of you will make me stand firm, Aaah!
On'erabizza n'oluganda, Ahaaa!
Mapenzi yako tam tam
Kenafunye anjagala, temunnenya kuba nina amalala
Kenafunye anjagala, aga walahi nze nina anjagala
Yeah! Yeah!
Omutima gwange munafu nyo, gugonda
Kale nali nkaluba!
Newenjogerera gwo wamaze ogguwunza
Gwo omaze ogugula, kati ndabula

Aah! Ndabula
Ow'omukwano alimukwatako ndabula, Aah! Ndabula
Aah! Ndabula
Ow'omukwano alimwerijjako ndabula, Aah! Ndabula
Abakubi b'essimu ndabula, Ndabula!
Namwe ab'obu message ndabula, Ndabula!
Mwe abatunda jagula ndabula, Ndabula!
Sitiisatiisa naye ndabula, Ndabula!

Aah! Ndabula
Ow'omukwano alimukwatako ndabula, Aah! Ndabula
Aah! Ndabula
Temuwoza sabagamba!







Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Privacy Overview

This website uses cookies so that we can provide you with the best user experience possible. Cookie information is stored in your browser and performs functions such as recognising you when you return to our website and helping our team to understand which sections of the website you find most interesting and useful.