Amina By Geosteady (Lyrics)

Amina! Amina! Amina! Amina! Amina! Amina!

Nze ntabuka obwongo ku Amina
Ne bwagenda kuziika mpulira annumya
Ewabwe kitawe nze yanvuma dda
Nti ndi muyaye mbu era ssasoma
Naye ono nebwananvuma nakkuta dda
Njagala Amina wagwa wengwa
Hakuna noma am in control
Nze eyakwagala ebyamalayo
Kiwala kimyuufu kinyeenya nnyo
Amina olisanga bantutte
Nga nsibiddwa ku bikondo
Amina love yo yammegga nakutuka ebiwujjo

Eh! Eh! Gwe kyoyenda
Eh! Eh! Nze n'aleeta
Eh! Eh! Tewali ssaawa
Njagala ono omwaana wa maama
Eh! Eh! Gwe kyoyenda
Eh! Eh! Nze n'aleeta, titi...!
Eh! Eh! Tewali ssaawa, na na naah!
Njagala ono omwaana wa maama

Ndi wamaanyi manyi kyenkola, aaahhh!
Ssiringa bali ababala obutikitiki
Nsabya guno ssiwena, aaahhh! Mmnnhh!
Ondi ku mutima nakuggulira, aaahhh!
Gwe osalawo, katundu ki mwoba osula
Nze nakugondera, aaahhh! Mmnnhh!
Nkuwa bukuumi kuumi kuumi
Nga kasente eno, togaana
Laba nkusenda senda senda
Nga musawo, atamanyi nti onokeesa
Hakuna noma am in control
Nze eyakwagala ebyamalayo
Kiwala kimyuufu kinyeenya nnyo
Amina olisanga bantutte
Nga nsibiddwa ku bikondo
Amina love yo yammegga nakutuka ebiwujjo

Eh! Eh! Gwe kyoyenda
Eh! Eh! Nze n'aleeta
Eh! Eh! Tewali ssaawa
Njagala ono omwaana wa maama
Eh! Eh! Gwe kyoyenda
Eh! Eh! Nze n'aleeta, titi...!
Eh! Eh! Tewali ssaawa
Njagala ono omwaana wa maama

Amina! Amina! Amina! Amina! Amina! Amina!

Nze ntabuka obwongo ku Amina
Ne bwagenda kuziika mpulira annumya
Ewabwe kitawe nze yanvuma dda
Nti ndi muyaye mbu era ssasoma
Naye ono nebwananvuma nakkuta dda
Njagala Amina wagwa wengwa
Hakuna noma am in control
Nze eyakwagala ebyamalayo
Kiwala kimyuufu kinyeenya nnyo
Amina olisanga bantutte
Nga nsibiddwa ku bikondo
Amina love yo yammegga nakutuka ebiwujjo

Eh! Eh! Gwe kyoyenda
Eh! Eh! Nze n'aleeta
Eh! Eh! Tewali ssaawa
Njagala ono omwaana wa maama
Eh! Eh! Gwe kyoyenda
Eh! Eh! Nze n'aleeta, titi...!
Eh! Eh! Tewali ssaawa
Njagala ono omwaana wa maama

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Privacy Overview

This website uses cookies so that we can provide you with the best user experience possible. Cookie information is stored in your browser and performs functions such as recognising you when you return to our website and helping our team to understand which sections of the website you find most interesting and useful.