Amina! Amina! Amina! Amina! Amina! Amina! Nze ntabuka obwongo ku Amina Ne bwagenda kuziika mpulira annumya Ewabwe kitawe nze yanvuma dda Nti ndi muyaye mbu era ssasoma Naye ono nebwananvuma nakkuta dda Njagala Amina wagwa wengwa Hakuna noma am in control Nze eyakwagala ebyamalayo Kiwala kimyuufu kinyeenya nnyo Amina olisanga bantutte Nga nsibiddwa ku bikondo Amina love yo yammegga nakutuka ebiwujjo Eh! Eh! Gwe kyoyenda Eh! Eh! Nze n'aleeta Eh! Eh! Tewali ssaawa Njagala ono omwaana wa maama Eh! Eh! Gwe kyoyenda Eh! Eh! Nze n'aleeta, titi...! Eh! Eh! Tewali ssaawa, na na naah! Njagala ono omwaana wa maama Ndi wamaanyi manyi kyenkola, aaahhh! Ssiringa bali ababala obutikitiki Nsabya guno ssiwena, aaahhh! Mmnnhh! Ondi ku mutima nakuggulira, aaahhh! Gwe osalawo, katundu ki mwoba osula Nze nakugondera, aaahhh! Mmnnhh! Nkuwa bukuumi kuumi kuumi Nga kasente eno, togaana Laba nkusenda senda senda Nga musawo, atamanyi nti onokeesa Hakuna noma am in control Nze eyakwagala ebyamalayo Kiwala kimyuufu kinyeenya nnyo Amina olisanga bantutte Nga nsibiddwa ku bikondo Amina love yo yammegga nakutuka ebiwujjo Eh! Eh! Gwe kyoyenda Eh! Eh! Nze n'aleeta Eh! Eh! Tewali ssaawa Njagala ono omwaana wa maama Eh! Eh! Gwe kyoyenda Eh! Eh! Nze n'aleeta, titi...! Eh! Eh! Tewali ssaawa Njagala ono omwaana wa maama Amina! Amina! Amina! Amina! Amina! Amina! Nze ntabuka obwongo ku Amina Ne bwagenda kuziika mpulira annumya Ewabwe kitawe nze yanvuma dda Nti ndi muyaye mbu era ssasoma Naye ono nebwananvuma nakkuta dda Njagala Amina wagwa wengwa Hakuna noma am in control Nze eyakwagala ebyamalayo Kiwala kimyuufu kinyeenya nnyo Amina olisanga bantutte Nga nsibiddwa ku bikondo Amina love yo yammegga nakutuka ebiwujjo Eh! Eh! Gwe kyoyenda Eh! Eh! Nze n'aleeta Eh! Eh! Tewali ssaawa Njagala ono omwaana wa maama Eh! Eh! Gwe kyoyenda Eh! Eh! Nze n'aleeta, titi...! Eh! Eh! Tewali ssaawa Njagala ono omwaana wa maama
Infotainment
