Eh! Heeeh! Kati yongeza, omukwano! Nyongezako! Baiby! Yanguwa, jangu eno! Yanguwa! Ah! Yeah! Mukwano wasuze otya, ye oliyo otya? Ewange nasuze bubi ng'omutima guluma Omanyi nkwagala nga mwaana Wotali n'olunaku teruŋŋendera Nebwomala essawa emu bweti obulamu tebumpoomera Amazima nasuze bubi ng'omutima guluma Ng'empewo efuuwa, Aaah! Nga n'akayonta kaluma, eh! Ekiwuubalo n'enjala nga biruma Tolya mu wooteri, nafumbye akamere ne kaboobera Akatiko akabaala, kewaŋŋamba ntinno kekakuwoomera Ne byenkuterekedde eyo Okumala ebbanga leero luno bitwaale, bitwale! Bitwaale! Bitwaale! Bino bibyo! Byonna bibyo bitwaale. Bino bibyo! Mbiterekedde akabanga. Bino bibyo! Naye olwaleero bitwaale. Bino bibyo! Mbitwaala! Mbitwaala! Bino bibyo! Leero tompona nkutwaala. Bino bibyo! Nkulindidde akabanga. Bino bibyo! Baiby, Bubu nkutwaala Sagala kukulumya, otulo bwetukuluma webake Ettaala yo bwezikira, guma kuba akabiriiti ko nze nina Oyogererawo ne nsaza ne ka music ne yongeza. Ahaah! Naye kiki mukwano! Mu mutima munda awo! Kiki ekiri munda awo! Kyonna kyoyagala ndeeta! Sembera mukwano, sembeza jangu wano. Oooh! Ah! Haah! Bitwaale! Bitwaale! Bino bibyo! Byonna bibyo bitwaale. Bino bibyo! Mbiterekedde akabanga. Bino bibyo! Naye olwaleero bitwaale. Bino bibyo! Mbitwaala! Mbitwaala! Bino bibyo! Leero tompona nkutwaala. Bino bibyo! Nkulindidde akabanga. Bino bibyo! Baiby, Bubu nkutwaala Baby nze kankubuulire, gwe munange mukama yakuntondera Nsaba era essaala, nti munange yekka y'aba akunkuumira Byebyo twaala, naye twaala mpola tebatuwulira. Eeeh! Njagala nkubuuze akabuuzo! Will you marry me? Marry me! Bino bibyo! Mbitwaala! Mbitwaala! Bino bibyo! Leero tompona bubu! Bino bibyo! Kati yongeza, omukwano! Nyongezako! Eh! Heeh! Yanguwa, jangu wano! Yanguwa eno! Baiby! Sembera munange! Sembera eno! Ah! Yeah! Yeah! Yeah! Yanguwa, jangu wano! Yanguwa eno! Ah! Haaah! Sembera baiby wange! Sembera eno! Eh! Yeh! Yeh! Yeh! Naye ki ekiri munda awo, mumutima gwo! Ddala munda wo! Ah! Yeah! Yeah! Yeah! Yanguwa munange! Yanguwa eno!
Infotainment
