Nandor Love! Eeh! Jowy Landa! TNS! Love osmosis, love binoculus Nakoowa love racing Tonyumiza nze nonsense Mbu yalina akatebe k'omukwano Akakwafu, omutali na bikyaafu Mbu era yalina n'omutima Omugonvu, ogutamanyi na lyenvu Love concentrating, love meditating Nakoowa bi pretending Kuba tebikola na meaning Nze nakuwa mukwano pure Wanziriza binyiizo Nze nakuwa bi love mature Buuza Weasel Manizo Byaddala! Byaddala! Batumenya mitima byaddala Byaddala! Ebintu byaddala Ensonga z'omutima zaddala Byaddala! Byaddala! Batumenya mitima byaddala Byaddala! Bintu byaddala Ensonga z'omutima zaddala Guno omutima bakubamu bullet Nebwondaba nze nga ndaajana Ne referee yasangulawo penalty N'omupiira tetwagumala Abawagizi bakumamu circuit N'omupiira negutankana Uniform neziddugala Engatto nezibulankana Nabawanuka nebamwawula Ekyo Nantongo kyekyamugobya Byaddala! Byaddala! Batumenya mitima byaddala Byaddala! Ebintu byaddala Ensonga z'omutima zaddala Byaddala! Byaddala! Batumenya mitima byaddala Byaddala! Bintu byaddala Ensonga z'omutima zaddala Mbu yalina akatebe k'omukwano Akakwafu, omutali na bikyaafu Mbu era yalina n'omutima Omugonvu, ogutamanyi na lyenvu Nze nakuwa mukwano pure Wanziriza binyiizo Nze nakuwa bi love mature Buuza Weasel Manizo Byaddala! Byaddala! Batumenya mitima byaddala Byaddala! Ebintu byaddala Ensonga z'omutima zaddala Byaddala! Byaddala! Batumenya mitima byaddala Byaddala! Bintu byaddala Ensonga z'omutima zaddala Eh! Mash up di uh let dem die! Eh! Red Zone! Yeah! Jowy Landa...! Mmmnn! Nandor...!
Infotainment
