Mpaka Kuwulira Bubi By Mudra D Viral & Gravity Omutujju (Lyrics)

Kulya, paka kuwulira bubi
kunywa paka kumenkewuka
Nakuzina nnyo paka kukujja mize
Kugeya paka kulwanagana

Omutujju

Aaaaah! Paka kuwulira bubi
Buli kimu kuwulira bubi
Paka kuwulira bubi
Lya sente yo paka kuwulira bubi
Eeh! Eeh! Paka kuwulira bubi
Buli kimu kuwulira bubi
Paka kuwulira bubi
Lya sente yo paka kuwulira bubi

Okulya sente yo ssi kulya mwaana wo
Sente teruma j'olya ne ba ttano bo
Zuukuka otumye ku by'obadde olootako
Vimbamu bakuyite nakibaakulo
Pull up! Di party We de-de-deh
Saawa ziri say! We de-de-deh
Pull up! Kutabuka kugwamu ddalu
Kwerabira linnya! We de-de-deh
Mukama we, adigida ne mukozi we
Emirimu mifu naye bakyakalamu
Neighbour we, yasazeko nemukyaala we
Naye landlord ndaba alemeramu

Aaaaah! Paka kuwulira bubi
Buli kimu kuwulira bubi
Paka kuwulira bubi
Lya sente yo paka kuwulira bubi
Eeh! Eeh! Paka kuwulira bubi
Buli kimu kuwulira bubi
Paka kuwulira bubi
Lya sente yo paka kuwulira bubi

Anti tubalabako, abalinamu amabina ga new model
Babano! Babano! Gwe komamu ku sente zo
Muteereko akabaasa yekole delivery
Kabulaaza kyolaba wano kusanyuka
Bolaba bawulira bubi lwa ssanyu
Saawa yonna omuntu wakupasuka
Salary wankya, enkya salary party
Mbireka bulessi nebitandika
Balenzi nabawala bebitiggula
Omuliro mu nyumba negutuntumuka
Mn! Mnn! Baana nebachochoma

Aaaaah! Paka kuwulira bubi
Buli kimu kuwulira bubi
Paka kuwulira bubi
Lya sente yo paka kuwulira bubi
Eeh! Eeh! Paka kuwulira bubi
Buli kimu kuwulira bubi
Paka kuwulira bubi
Lya sente yo paka kuwulira bubi

Eeh! Eeh!

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Privacy Overview

This website uses cookies so that we can provide you with the best user experience possible. Cookie information is stored in your browser and performs functions such as recognising you when you return to our website and helping our team to understand which sections of the website you find most interesting and useful.