Ha! Baby sembera! Yenze Mary Bata! Manager Derick! Rydim Empire Baur on the beat! Ahaaa! Okuva lwenakulaba nezikutuka pata, sirina luyingo Ng'ate omuyunzi ananyunga oli omu munange, tondeka kutaawa Yegwe gweninamu essuubi ery'okuwona kwange, tonvamu Nkwagala nyo okimanyi, ye oba nkutekewa. Honey! Njagala ozikirize nkutwaale baby, nkunogere ku bibala Nga tewali atulaba, gwemukwano nze gwempulira Njagala nkutwaale mu lusuku Eden, ewatali balyolyomi Tub'eyo ebbanga lyonna, tukoleyo ensi yaffe Nze maze ebbanga ddene, nga nakoowa omukwano Olw'abafere ba love abamenya omutima, nga nabiwumula Naye ono omwaana wa bandi gwenina, nebwenzibiriza ndaba yye Ansula mu bwongo ansonsomola, Ah! nzenna bambi njebayeba Jangu nkukube akaama baby, in a safest place Abalala bavuma ba nazaala naye nze abakuzaala mbaagala Ayoooohhh! Leh! Leh! Leh! Lih! Leh! Leh! Leh! Lih! Loh! Oh! Oh! Taata.... ahhh! Haha! Nkuyimbiddeyo akayimba kakano, mi nasema Sina makosa we ntwala, Sina makosa we ntwala Ayoooohhh! Ayoh! Yoh! Yoh! Yoh! Yoh! Yoh! Yoh! Sina makosa! Ayoh! Yoh! Yoh! Yoh! Yoh! Yoh! Yoh! Sina makosa! Iwoh! Iwoh! Sina makosa we! Ah! Yeah! Ssebo sembera eno! Sembera eno, taata darling, mbeere nga wooli Sembera! Sembera! Sembera taata onkwate! Sembera eno, ojje eno onyweeze, mbeere nga wooli Sembera bambi onyweeze! Sembera eno, taata darling, mbeere nga wooli Sembera! Sembera! Sembera taata onkwate! Sembera eno, ojje eno onyweeze, mbeere nga wooli Sembera bambi onyweeze! Kati njogera mu bangi nkwagala sirimbalimba nga bano abalala Ndeka okulya eky'enkya oba ekyeggulo as long as nkulabako Njagala nkutwaale mbakadde, mbalage omwaami wange Amazima tebafa ku bintu, bagala kkulaba ssebo Tulyoke tukole amaka agegombesa nange n'aba mugumu nkuzaalire Oh! Mama ah! Yeah! Oh! Yeah! Oh! Uuuhhh! Ah! Njagala ozikirize nkutwaale baby, nkunogere ku bibala Nga tewali atulaba, gwemukwano nze gwempulira Njagala nkutwaale mu lusuku Eden, ewatali balyolyomi Tub'eyo ebbanga lyonna, tukoleyo ensi yaffe Baiby! Wabaddewo akaama kenjagala okugamba Amannyo go gansanyusa bwenyiiga mweenya nseke, ah! Nkulaba ng'enjuba etannaba kugwa, ng'omusana gwaaka Oba omweezi ogutanaboneka, naye nga gujja Ondabikira ng'enkuba etanatonya, naye ng'ekutte Nkulaba ng'emabaga etanatuuka, naye ng'etuuse, yeah! Nkulabamu future yange, yeah! Taata wa baana bange, yeah! Nagambye ne maama wange, yeah! Aŋŋambire taata wange, yeah! Nti nafunye omwaami, y'ono.... Ooooh! Nze siringa bano bakyakula ssajja ntwaala nfumbe mwaami Ayoooohhh! Sina makosa we ntwala, mimi sina makosa! Aaaahhh! Oh! Sina makosa we ntwala, Baiby! Bata! Rydim! Manager Derick! Sina makosa! Sina makosa! We go! We go! Rydim Empire! Sina makosa we! Ah! Yeah! Hahahaha! Maama! Ssebo sembera eno! Sembera eno, taata darling, mbeere nga wooli Nkwaata! Nyweeza! Kirira! Yambuka! Kale koma awo! Sembera eno, ojje eno onyweeze, mbeere nga wooli Maama! Hehehehe! Rydim Empire naki! Nalo! Sembera eno, taata darling, mbeere nga wooli Rydim Empire we go! We go! Hah! Sembera eno, ojje eno onyweeze, mbeere nga wooli Mary Bata! Bata! Bata! Bata! Bata! Bata! Oh! Hahahaha!
Infotainment
