Wantama By B2C Kampala Boys (Lyrics)

Aah! Ex ndeka! Ndeka! Ndeka! Yeah! Heh!

Wantama, ssirikuddira
Ex wantama, ssirikuddira!
Wantama, ssirikuddira
Ex wantama, ssirikuddira!
Wantama, ssirikuddira
Ex wantama, ssirikuddira!
Wantama, ssirikuddira
Ex wantama, ssirikuddira!

Bwewandaba nga ssirina lugendo
S'alya, nakoma kumunaabo
Laba amaaso go bwegajjula ekiswaalo
Wankuulakuula, nasigagaza bibuno
Bwembalamu obusente bwange bunnuma
Ng'olya bikoko, ndya katunkuma
Nakuta maama, wansasula maziga nakukaaba
Eh! Yeeh! ŋŋumye wabyaasa
Wandeka buwogo, kati nalaala
Munange genda nze ndeka
Sikyalina wange nfuuse mulekwa
Kibi kigwaana wala, todda na waka
Oli kirooto kyantiisa osinga n'obutwa

Wantama, ssirikuddira
Ex wantama, ssirikuddira!
Wantama, ssirikuddira
Ex wantama, ssirikuddira!
Wantama, ssirikuddira
Ex wantama, ssirikuddira!
Wantama, ssirikuddira
Ex wantama, ssirikuddira!

Wantamatama, wanyiwanyiwa ex
Wansimasima, wansoggola
Wantama, nkwegoga, ombutula, nakukkuta
Sikuddira, wantuuka, wekaza, wanziba
Bino ebiwundu byenina bibyo n'enkovu
Onjiwa omunnyo w'osaze ekiso
Ndi kayembe k'onoze obuto
Walumako oluba gwe nondeka wano

Wantama, ssirikuddira
Ex wantama, ssirikuddira!
Wantama, ssirikuddira
Ex wantama, ssirikuddira!
Wantama, ssirikuddira
Ex wantama, ssirikuddira!
Wantama, ssirikuddira
Ex wantama, ssirikuddira!

Eh! Eeeeh!

Wantuuka eri ewasibuka obusungu ku ntobo
Waleka obugumba kwewamala enkoko
Nejetwayita ssiriddayo, okudda ku nyabo
Ex wantama! Haaah!
Muga Katonda mu ggulu, nebwotunuza aga blue
Nzigadde omulyango, ntaddeko supe glue
Munange genda nze ndeka
Sikyalina wange nfuuse mulekwa
Kibi kigwaana wala, todda na waka
Oli kirooto kyantiisa osinga n'obutwa
Wantama, nkwegoga, ombutula, nakukkuta
Sikuddira, wantuuka, wekaza, wanziba

Wantama, ssirikuddira
Ex wantama, ssirikuddira!
Wantama, ssirikuddira
Ex wantama, ssirikuddira!
Wantama, ssirikuddira
Ex wantama, ssirikuddira!
Wantama, ssirikuddira
Ex wantama, ssirikuddira!

Wantama!

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Privacy Overview

This website uses cookies so that we can provide you with the best user experience possible. Cookie information is stored in your browser and performs functions such as recognising you when you return to our website and helping our team to understand which sections of the website you find most interesting and useful.