Davi Lutalo! Hehehe... Yambuna Eh! Butalekawo mulala w'aja Nansona Eh! Omutima n'omwooyo byonna Yanzijula mutima abukuta era andi musaayi nzenna Enjala y'omukwano eruma ng'ate tojja jiriisa gonja Nze eyali amanyi okwegumya nti mukwano sitya ndi soldier Ye mbagambe ki ate kati nga namwe mulaba ngonda nfa Mbeera mu kkubo nyabo ng'omaze okuntegeeza nti ojja Olaba otya munange, bw'otuula n'onyumizako Njagala nkulaamire ebyange, obwongo n'omutwe gwakwo Ondobezza munnange, oba ojira n'onyookezako Olina ebyo byonkola baby, Aaah! Baby N'onkubisa aga solar sweetie, Aaah! Sweetie Omukwano gunzita baby, Aaah! Baby Olimu byesogera honey, Aaah! Sweetie Y'ali mu mwooyo gwange mu center Yankamulira akatunda n'enywa Ddagala lya mutima gwange ye mu doctor Era yampolomesa obw'edda Bakuwe ku mazzi, bakuwe ku soda Bw'otamwenya baby wange oba otta Oli ku mutima gwange gw'ogotta Wafuna oguuma n'ekiti n'osotta Bidi Bam... Omukwano gwo mukambwe laba bwegungoya Love ojimpadde sikyajula Oja kunzisa omukwano, mpola mpola Sirina bwongo, omusaayi tegukyakola Ono jagenda jengenda, Aaah! Kijaketi na wa boda Alina omukwano kyengamba Teyankyayisa nganda Jagenda jengenda Kijaketi na wa boda Teyankyayisa nganda Alina omukwano kyengamba Yeh! Oba ddogo Nze love jempulira nga ntoko Yabalekawo aba poko poko Kyekibazimbizza ng'embogo Olina ebyo byonkola baby, Aaah! Baby N'onkubisa aga solar sweetie, Aaah! Sweetie Omukwano gunzita baby, Aaah! Baby Olimu byesogera honey, Aaah! Sweetie Whistle Abalala mbalaba, Mmmnn! Naye tebamatiza, Mmmnn! Bagabamu maziga, Mmmnn! Tebalina mitima, Mmmnn! Eh! Gwe mulungi owensonga, abalala obakize Bwobula ebirwadde byesomba, nemiramira buli mpeke Eh! Sembera eno baby ng'ogonda, wabula wakkuta emmere Otambula abasajja b'ekoona, bigula babitomere Olina ebyo byonkola baby, Aaah! Baby N'onkubisa aga solar sweetie, Aaah! Sweetie Omukwano gunzita baby, Aaah! Baby Olimu byesogera honey, Aaah! Sweetie Oh! Nah! Nah! Nah! Nah! Nah! Nah! Olina ebyo byonkola baby Nwagala ne byessimanyi Oh! Baby N'onkubisa aga solar sweetie Abageyi balingeya nze ngenze Omukwano gunzita baby Nwagala ne byessimanyi Oh! Baby Olimu byesogera honey Abageyi balingeya nze ngenze Ono jagenda jengenda, Aaah! Kijaketi na wa boda
Infotainment
