Byonkola By David Lutalo (Lyrics)

Davi Lutalo! Hehehe...

Yambuna Eh! Butalekawo mulala w'aja
Nansona Eh! Omutima n'omwooyo byonna
Yanzijula mutima abukuta era andi musaayi nzenna
Enjala y'omukwano eruma ng'ate tojja jiriisa gonja
Nze eyali amanyi okwegumya nti mukwano sitya ndi soldier
Ye mbagambe ki ate kati nga namwe mulaba ngonda nfa
Mbeera mu kkubo nyabo ng'omaze okuntegeeza nti ojja
Olaba otya munange, bw'otuula n'onyumizako
Njagala nkulaamire ebyange, obwongo n'omutwe gwakwo
Ondobezza munnange, oba ojira n'onyookezako

Olina ebyo byonkola baby, Aaah! Baby
N'onkubisa aga solar sweetie, Aaah! Sweetie
Omukwano gunzita baby, Aaah! Baby
Olimu byesogera honey, Aaah! Sweetie

Y'ali mu mwooyo gwange mu center
Yankamulira akatunda n'enywa
Ddagala lya mutima gwange ye mu doctor
Era yampolomesa obw'edda
Bakuwe ku mazzi, bakuwe ku soda
Bw'otamwenya baby wange oba otta
Oli ku mutima gwange gw'ogotta
Wafuna oguuma n'ekiti n'osotta
Bidi Bam...
Omukwano gwo mukambwe laba bwegungoya
Love ojimpadde sikyajula
Oja kunzisa omukwano, mpola mpola
Sirina bwongo, omusaayi tegukyakola

Ono jagenda jengenda, Aaah!
Kijaketi na wa boda
Alina omukwano kyengamba
Teyankyayisa nganda
Jagenda jengenda
Kijaketi na wa boda
Teyankyayisa nganda
Alina omukwano kyengamba
Yeh! Oba ddogo
Nze love jempulira nga ntoko
Yabalekawo aba poko poko
Kyekibazimbizza ng'embogo

Olina ebyo byonkola baby, Aaah! Baby
N'onkubisa aga solar sweetie, Aaah! Sweetie
Omukwano gunzita baby, Aaah! Baby
Olimu byesogera honey, Aaah! Sweetie

Whistle

Abalala mbalaba, Mmmnn!
Naye tebamatiza, Mmmnn!
Bagabamu maziga, Mmmnn!
Tebalina mitima, Mmmnn!
Eh! Gwe mulungi owensonga, abalala obakize
Bwobula ebirwadde byesomba, nemiramira buli mpeke
Eh! Sembera eno baby ng'ogonda, wabula wakkuta emmere
Otambula abasajja b'ekoona, bigula babitomere

Olina ebyo byonkola baby, Aaah! Baby
N'onkubisa aga solar sweetie, Aaah! Sweetie
Omukwano gunzita baby, Aaah! Baby
Olimu byesogera honey, Aaah! Sweetie
Oh! Nah! Nah! Nah! Nah! Nah! Nah!
Olina ebyo byonkola baby
Nwagala ne byessimanyi Oh! Baby
N'onkubisa aga solar sweetie
Abageyi balingeya nze ngenze
Omukwano gunzita baby
Nwagala ne byessimanyi Oh! Baby
Olimu byesogera honey
Abageyi balingeya nze ngenze

Ono jagenda jengenda, Aaah!
Kijaketi na wa boda

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Privacy Overview

This website uses cookies so that we can provide you with the best user experience possible. Cookie information is stored in your browser and performs functions such as recognising you when you return to our website and helping our team to understand which sections of the website you find most interesting and useful.