Kipumpuni By Green Daddy, Fixon Magna & Topic Kasente (Lyrics)

Show! Hot Bwoy Topic!
Engomba Eŋŋoma etandika
Tusatuuka tulinga ndiga
Are you okay, Foxon Magna!
Bass bwewummula
Kick ng'olwo nno etoolera
Bigo! Bigo!

Wulira gwe ekipumpuni
Kiringa ekidandali, Uh!
Wulira gwe ekipumpuni
Nkireese ne ku street bandali, Uh!
Wulira gwe ekipumpuni, Awo!
Kiringa ekidandali, Kyekyo!
Wulira gwe ekipumpuni, Uh!
Nkireese ne ku street bandali

Green Daddy!

Byozina, oli mukulumya some body
Some body, ogenda mukoza ensobi
Bwakulengera, bambi yefudde atakumanyi
Mbu takumanyi, ojja kumumeza endali
Kino kipumpuni kikubetenta, Yeah!
Tebinkubye naye nga binsaaye
Onyumirwa nebwebabeera bakukyaye
Okeesezayo eyo mu party

Wulira gwe ekipumpuni, Uh!
Kiringa ekidandali, Uh!
Wulira gwe ekipumpuni
Nkireese ne ku street bandali, Uh!
Wulira gwe ekipumpuni, Awo!
Kiringa ekidandali, Kyekyo!
Wulira gwe ekipumpuni, Uh!
Nkireese ne ku street bandali, Ah!

Abadde ki ono atufuukira obuzibu, Eh!
Muwala wo y'ayonoona munno
Ate era byanyonoona byakabi aliko amagulu
Gwe osobola okuleka amagulu, oliko obuzibu!
Are you okay, pressure egetinze worser
Olaba bwetuli abakabi kati brother, Answer!
Pressure egetinze worser
Tuyaka muliro tuli bakabi brother
Wulira ekipumpuni
Mulimu obuwala obuzina shabadi, Shabadi!
Byetukola mu kipumpuni
Tuba n'obuwala obuzina shabadi

Wulira gwe ekipumpuni, Uh!
Kiringa ekidandali, Uh!
Wulira gwe ekipumpuni
Nkireese ne ku street bandali, Uh!
Wulira gwe ekipumpuni, Awo!
Kiringa ekidandali, Kyekyo!
Wulira gwe ekipumpuni, Uh!
Nkireese ne ku street bandali

Oh! Wulira gwe ekipumpuni
Secret kikube gwe ekipumpuni
Side Soft kikube gwe, Ah!
Sande Music, Ehe! Fire we!

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Privacy Overview

This website uses cookies so that we can provide you with the best user experience possible. Cookie information is stored in your browser and performs functions such as recognising you when you return to our website and helping our team to understand which sections of the website you find most interesting and useful.