My baiby ogamba otya, oliyo otya eyo jobeera Nze eno jembeera, munange nkulowooza Omutima negumanja, n'ebikemo nebyesomba Nga nkulowooza, olwo abagagga nebesomba Abo abalina obusente, ebizimbe Nensaba mukama atuyambe, ofune Akukuume, bwoliba ofunye twezimbe You're my love! Kuba omanyi nti ngezako Nentetenkanya embeera n'egaana Njagala amaziga nkwoozeko Ng'owerekerwa motoka ziba ana, Hah! Mukama gwekkwasa, paka lwendikomawo Omuko nakunkwasa, Nakunkwaasa baby! Baiby! Eh! Baiby! Heh! Lwendizifuna we'll fly away, fly away, baiby! We go fly away, fly away, baiby! Lwolizifuna we'll fly away, fly away, baiby! We go fly away, fly away, baiby! Balitunula batya, Eeeh! Abo abaseka abo Balitunula batya, mu kadaali ng'onekanekanye My beautiful Angel, balitusibako ebigambo Abagagambo, balitusibako emisango Nebwoliba nga tolina, sente tewali Ndigenda joligenda Okulembere, ngoberere kubanga nakupenda Lwendizifuna we'll fly away, fly away, baiby! We go fly away, fly away, baiby! Lwolizifuna we'll fly away, fly away, baiby! We go fly away, fly away, baiby! Nebwoliba nga tolina, sente tewali Ndigenda joligenda Okulembere, ngoberere kubanga nakupenda Nebwendiba nga ssilina, nsuubiza baby Nti oliguma, kubanga nakupenda Lwendizifuna we'll fly away, fly away, baiby! We go fly away, fly away, baiby! Lwolizifuna we'll fly away, fly away, baiby! We go fly away, fly away, baiby! A we go dance, we go vibe, we go drink A we go eat, we go dance, we go dress up, Oh! Nah!
Infotainment
