Fear women kakkana! Naddala ab'esalaama n'enansana! Abedunego Bebe! Jim! Aah! Eva okuwa Adam ekibala Omukazi tafa yekka yama kkibala Obulungi bwa Delilah Bwajja Samson enviiri ku mutwe yafa talaba Omukazi tawena era ssi wakuwena Nebwooba big size osangayo Zuena Nze dem yaŋŋamba ku sugar ne honey Tekuli kiwooma nga transport money, Natya! Agamba nkyali kiwala ssiri kikazi Kumbe wa dda ne ku boda atuula kikazi Gwewavuma nga edda nti baawolayini Kati bwabigula asimbya bba wo line, eh! Fear women! Fear women! DJ pull up we first fear women Fear women! Fear women! Gamba driver asibe we first fear women Fear women! Fear women! DJ pull up we first fear women Fear women! Fear that gender! Ne ba jajja babatya mu j'ekyenda Obalansinga otya kilo 100 kakondo N'ozina okwepiicha! Kimenya laws of gravity! Eyasiiba nga mu sweater ku ssomero Mbu alina asthma oba yawona! Cow girl ayita bute! Abasajja benda naye n'abakazi bendaguza K'abe nakawere ebyenda agguza Akulaga ebyemabega bweyebitigguza N'osaba akulage ebyemaaso, okwo ssi kweraguza! Party nebwojitimba, tewerimba Teyinza kunyuma awatali bakazi Abakazi byebimuli dunia byesimba Tesobola nnyuma awatali bakazi, eh! Fear women! Fear women! DJ pull up we first fear women Fear women! Fear women! Gamba driver asibe we first fear women Fear women! Fear women! DJ pull up we first fear women Fear women! Fear that gender! Ne ba jajja babatya mu j'ekyenda Chris Evans otya abakazi Bwoba oyagala kulwaana tugenda awagazi Winnie Nwagi oli mugazi Onkubya obufananyi nga papalazi Omukazi tawena era ssi wakuwena Nebwooba big size oangayo Zuena Nze dem yaŋŋamba ku sugar ne honey Tekuli kiwooma nga transport money, Natya! Agamba nkyali kiwala ssiri kikazi Kumbe wa dda ne ku boda atuula kikazi Gwewavuma nga edda nti baawolayini Kati bwabigula asimbya bba wo line, eh! Fear women! Fear women! DJ pull up we first fear women Fear women! Fear women! Gamba driver asibe we first fear women Fear women! Fear women! DJ pull up we first fear women Fear women! Fear that gender! Ne ba jajja babatya mu j'ekyenda
Infotainment
