One and only! Yeeeh! Oli kawoowo ombobonga, Uuuh! Ah! Yeh! Leh! Leh! Leh! Leh! Mama! Oli kawoowo ombobonga, Uh! Eeh! Ah! Yeh! Leh! Leh! Leh! Leh! Mama! Ku mutwe mama! Gwe mu love oli ddagala lya mutuusa, Ku mutwe! Obwongo n'omubiri eno obifunza, Mama! Gwe vva ku bali nze eno nakukunda, Uh! Uh! Uuuh! Eno love lwaazi, ttaka lya mu bbumba, Mama! Am in a bad situation Guno omubiri gwagala kukwesiga Gwe kola bibyo, no question Mu love ŋŋenda na kukwongezamu Yenze alibugumya amasuuka, nze alibugumya amasuuka Oli kawoowo ombobonga, ku mutwe Yenze alikwoleza ebikunta, ndiba mulungi alisooka Oli kawoowo ombobonga, ku mutwe, mama! Yenze alibugumya amasuuka, nze alibugumya amasuuka Baiby! Oli kawoowo ombobonga, ku mutwe Yenze alikwoleza ebikunta, ndiba mulungi alisooka Oli kawoowo ombobonga Nze eno nkuyita mwenye, leka abalala bagende Nakunywa kutamiira bwenge, nze eno ontomeza bisenge Mbasaasira n'abakukwaana, nze ebyange biba bya mataala Nze ku lulwo sitya kuswaala, ne bwekinaba kyakulwana Nja kulwaana! Nze amaaso gandaze mutima gwo sikusuubiza ondaba No! Nooo! Eeeeh! Gwe muntu owomunda gwessirikyuusize color Gwe wekka! Aaaah! My baby walalala, omukwano gwo jirita munda gunjuza, Baiby! Nzija mu kyangaala, enzikiza eno walalala love yo enccunya Mmmnnn! Nzija mu kyangaala, my baby walalala, love yo enjuza My baby walalala, my baby walalala, love yo enccunya Yenze alibugumya amasuuka, nze alibugumya amasuuka Oli kawoowo ombobonga, ku mutwe Yenze alikwoleza ebikunta, ndiba mulungi alisooka Oli kawoowo ombobonga, ku mutwe, mama! Yenze alibugumya amasuuka, nze alibugumya amasuuka Nze nzekka! Oli kawoowo ombobonga, ku mutwe Yenze alikwoleza ebikunta, ndiba mulungi alisooka Oli kawoowo ombobonga, ku mutwe, mama! Oli kawoowo ombobonga!
Infotainment
