Mary Bata Music! Jonah! Hehehe! MBM! Bano Tubasobola! Nkwagala nnyo! Nnyo! Nnyo! Nnyo! Ooh! Nnyo! Nnyo! Nnyo! Nnyo! Wotali life No! No! No! Wooh! Life No! No! No! Abantu bonna mbegaana nze. Oh my Godoh! Nkulowooza! Nkulowoozako! Oh! Nkulowoozako! Oooh! Every time! Love yo ng'ennumye nze! Everyday! Eh! I wish I can win your heart! Baiby! I wish I can win your love! Baby munange! You're the reason why, am singing this song. Ah! Eeh! Yeah Eeh! Omukwano gwo gunsuddemu kanzunzu Bino birabika birimu ne juuju Kyokka waŋŋamba tomanyi bya juuju, tomanyi Waŋŋamba tomanyi, tomanyi Tomanyi bya ddogo, tomanyi! Hah! Baiby tomanyi! Omanyi bya mukwano! Oooh! Oh! Weh! Oh! Mmnn! Oooh! Oooh! Oooh! Nkwagala nnyo! Oh! Weh! Oh! Nkwagala! Oooh! Oooh! Oooh! Ooooh! Onfudde mulalu, ondessemu kasala kkubo! Kasala kkubo! Ndimulalu, ndimu kasala kkubo! N'esanze ku kkubo! Baby ondaajanya, labayo munange nyomba! Kasala Kkubo! Nze ndi mulalu, ndimu kasala kkubo! N'esanze ku kkubo! Omukwano guluma, tegumanyi na kadalidali. Mmmnnn! Bwegukukwaata tolaba, amaaso otunuza ndali Kyemanyi wakulira wa kojja wo nange nakulira wa senga Okitegeera kyentegeeza oli muyonjo watundula n'envunza Oooooh! Baby wange kwaata w'oyagala, nze nakusiriwadde Ne love yange twaala joyagala, nze nsamaliridde Kakube kusula mu ntebe oba kulya mukene na bando Eh! Nze love y'enzita, abatamanyi babiyita kyaalo Oooooh! Baiby! Come to me! Baby come closer tontya! Oh! Weh! Oh! Baby! Oooh! Oooh! Oooh! Eh! Yo! Oh! Weh! Oh! Oooh! Oooh! Oooh! Onfudde mulalu, ondessemu kasala kkubo! Kasala kkubo! Ndimulalu, ndimu kasala kkubo! N'esanze ku kkubo! Baby ondaajanya, labayo munange nyomba! Kasala Kkubo! Nze ndi mulalu, ndimu kasala kkubo! N'esanze ku kkubo! Mmnn! Ah! Yeah! Hehe! Ah! Yeah! Jonah! Hawa tunawaweza! Buli kirooto kyenaloota nga nkisanze mu gwe Nabuli kirungi kyenanoonya mu gwe mwekiri! Woh! Ebirooto byendoota eno, omutima gwange wagussa eyo Mpulira njagala nakujja eyo, bi love bingi kambireete eyo Manya nti honey yegwe annina, beera nange And am ready to fight for you, oh! My lover Ombuulira ngako mukwano ng'ojja kimmala nze Nze baby okkirizibwa n'okungalamiza bwemba musobya, nnenyako Laba omukwano gwo gunsuddemu kanzunzu Bino birabika birimu ne juuju Kyokka waŋŋamba tomanyi bya juuju, tomanyi Waŋŋamba tomanyi, tomanyi Tomanyi bya ddogo, tomanyi! Hah! Baiby tomanyi! Omanyi bya mukwano! Oooh! Oh! Weh! Oh! Baby! Oooh! Oooh! Oooh! Eh! Yo! Oh! Weh! Oh! Oooh! Oooh! Oooh! Nkwagala nnyo! Onfudde mulalu, ondessemu kasala kkubo! Kasala kkubo! Ndimulalu, ndimu kasala kkubo! N'esanze ku kkubo! Baby ondaajanya, labayo munange nyomba! Kasala Kkubo! Nze ndi mulalu, ndimu kasala kkubo! N'esanze ku kkubo! A Mary Bata Music!
Infotainment
