Wandekamu lock! Wandekamu lock! Face ya malika, akabina kwekali Olabika bulungi osanidde omanye Nti level jewawanika eyo y'eri mu bire I've seen them coming and I've seen them go Living life like its an everyday dream Coz ever since I found you I found my friend Wafuuka wa munda, tokyali wa bbali Ekimuli ku meeza yange Nze gwenasiimayo mu banji yegwe! Aaah! Nina ensonga zange! Oooh! Nze gwenasiimayo omulungi y'ono! Aaah! Gwe kimuli kyange! Oooh! Nze gwenasiimayo mu banji yegwe! Aaah! Nina ensonga zange! Oooh! Nze gwenasiimayo omulungi y'ono! Aaah! Nenkuwa ebyaama byange! Oooh! Ogwo omutima gwo, tegulina kumenyebwa! Kumenyebwa! Nebwolibeera wa, nze ndiba eno mwesigwa! Mwesigwa! You know I cancel anything just to come and see you You name the place, name the time and you gonna see me Ne maama wo mugambe nti nja kujjayo mulabe Mbeera nina okumwebaza yanzaalira omugole Ebirungi olina ntoko Byewandaba nga entinda gwe gwenali ngako Nze paasi najikombako Siritunula mabega gwe gwenakomako! Baby! Nze gwenasiimayo mu banji yegwe! Aaah! Nina ensonga zange! Oooh! Nze gwenasiimayo omulungi y'ono! Aaah! Gwe kimuli kyange! Oooh! Nze gwenasiimayo mu banji yegwe! Aaah! Nina ensonga zange! Oooh! Nze gwenasiimayo omulungi y'ono! Aaah! Nenkuwa ebyaama byange! Oooh! Oli mulungi, nkusuubiza nti sirikyuuka langi Omutima gwo mulungi, gwe oli wanjawulo ku bangi Shaah! Baby am nothing like any man you ever been through I put it on the pieces that your heart is broken into Coz even back in high school, i was always the cool dude Am nothing like, any other love that ever come to you You need to gimme time outside your time So I can give you life outside your life You wanna be loved like never before Then you should love me like never before Have you ever loved, to the point where love Just can't never be enough Have you ever loved, to the point where diamonds Just can't never be enough! Eh! Yeaaaaaah! Nze gwenasiimayo mu banji yegwe! Aaah! Nina ensonga zange! Oooh! Nze gwenasiimayo omulungi y'ono! Aaah! Gwe kimuli kyange! Oooh! Nze gwenasiimayo mu banji yegwe! Aaah! Nina ensonga zange! Oooh! Nze gwenasiimayo omulungi y'ono! Aaah! Nenkuwa ebyaama byange! Oooh! Ogwo omutima gwo, tegulina kumenyebwa! Kumenyebwa! Nebwolibeera wa, nze ndiba eno mwesigwa! Mwesigwa!
Infotainment
