Bambi sasira Tondaba bweneyogereza nzekka Omutima kwatula Naye ebyange biremye okuva munda Kiki kyewankola nze Omukwano gubimba nga tegukka Ntuuse okwetuga nze Tonnumya nze ndeka nkole ekyejo Nakyuuka lwa love, oli wa maanyi Ondi muli munda Nakyuuka lwa love, oli wa maanyi Ondi muli munda Nakyuuka lwa love, Uuuh...! Ondi muli munda Mukwano oli wa maanyi, Eeeh...! Ondi muli munda Nsaba bino eno bikome ewange Mu buliwo ne mubuwandiike Butabika mukimemu nze Nkirako katwewunge Guno omutima mupoota Gutendewaliddwa Memory card yawunga Nkooye obbisitula Mutima gwezinze Mmmnnn! Nfreezinze Risk zonna nkiteekinze Ndoota tuli ku wedding It's a wedding. Nakyuuka lwa love, oli wa maanyi Ondi muli munda Nakyuuka lwa love, oli wa maanyi Ondi muli munda Nakyuuka lwa love, Uuuh...! Ondi muli munda Mukwano oli wa maanyi, Eeeh...! Ondi muli munda Bambi sasira Tondaba bweneyogereza nzekka Omutima kwatula Naye ebyange biremye okuva munda Kiki kyewankola nze Omukwano gubimba nga tegukka Ntuuse okwetuga nze Tonnumya nze ndeka nkole ekyejo Nakyuuka lwa love, oli wa maanyi Ondi muli munda Nakyuuka lwa love, oli wa maanyi Ondi muli munda Nakyuuka lwa love, Uuuh...! Ondi muli munda Mukwano oli wa maanyi, Eeeh...! Ondi muli munda Ondi muli munda....
Infotainment
