Kulika! Kulika...! Sijja k'koowa kwebaza nze, byenfunye m'Mukama Ondabiridde nyo kitange, Mukama nsiimye Nze ani atunula bwenti nentuuza abanene Nze gwebagoba nga fees ewatali na nnusu Sso balugera abaganda, sosolye bw'atafa, Eh! Eh! Atuuka ku lyengedde, Mukama nkirabye Winner! Leero owangudde Winner! Owangudde You're a winner! Leero owangudde Eh! Mukama nsiimye Nsiimye Nnyo! Leero mpangudde Winner! Mpangudde, Eh! Winner! Leero mpangudde Eh! Mukama nsiimye. Nsiimye Nnyo! Baliwa abajjawo amadaala mbu tuleme okufuna Gwe n'otulondayo bwotyo n'otusaza ekkubo Baatusuulira amaggwa m'makubo tuleme okusala N'ojja ng'ojja otutaasa, tutuno ssebo Ffe twaali mu mpale ndebede Mpale biraka, batuyita ndebede Mpale biraka wuuyo agenda... Ndebede! Yeeeeeh! Mukama nsiimye Ffe twaali mu mpale ndebede Mpale biraka, batuyita ndebede Aaaah! Nebajerega ndebede! Muje, mulabe eno mpale ndebede Winner! Leero owangudde Winner! Owangudde You're a winner! Leero owangudde Eh! Mukama nsiimye Nsiimye Nnyo! Leero mpangudde Winner! Mpangudde, Eh! Winner! Leero mpangudde Eh! Mukama nsiimye. Nsiimye Nnyo! Baliwa beyasaasira, Eeeeeh! Baliwa beyasaasira... Eeeeeh! Kati njagala owanike emikono, Mukama alina abaana Baliwa beyasitula, Eeeeeh! Baliwa beyasitula... Eeeeeh! Kati njagala owanike emikono, Mukama alina abaana You're a winner! Congratulations You're a winner! Congratulations Baliwa beyawanguza, Eeeeeh! Artin bakuwanguza, Eeeeeh! Hills bamuwanguza... Eeeeeh! Yeffe bewasaasira... Aaaah! Ffe twaali mu mpale ndebede Mpale biraka, batuyita ndebede Mpale biraka wuuyo agenda... Ndebede! Yeeeeeh! Mukama nsiimye Ffe twaali mu mpale ndebede Mpale biraka, batuyita ndebede Aaaah! Nebajerega ndebede! Muje, mulabe eno mpale ndebede
Infotainment
