Tubenga Babiri By Dianah Nalubega (Lyrics)

Ssimanyi oba ndowooza bifu
Ssimanyi oba ndoota buloosi
Ssimanyi oba ekintu kyenina ku birowoozo bwekiri ne kuggwe
Mpulira muli nina ekinkumakuma
Ankwatako mukama angamba guma
Ono mulonze mu bali abasengekemu ate nga yasingamu obulungi
Kale mazima kino kyempulira
Bwebulikya nga ddala kyali kirooto
Ani alinsangula amaziga gange kwolwo eeh... yi yeah... yi yeah...

Njagala tube nga babiri honey
Ebizibu nga bitulumbye totya
Nga mu mitima tuli bagumu nze nawe yi yeah... yi yeah...
Njagala tube nga babiri honey
Ebizibu nga bitulumbye totya
Nga mu mitima tuli bagumu nze nawe yi yeah... yi yeah...

Ani yali amanyi nti lulikya luti
Nga ddala yenze alina omuntu amata
Abaawo nga nkooye n'ankwatako
Nebwengwako akasubi akannondako
Ansula mu kifuba, mulina mu lwaatu
Kamwenyu ku matama eeh... yi yeah... yi yeah...
Ssimanyi... oba nga ddala ndikukyawa eeh... yi yeah... yi yeah...

Njagala tube nga babiri honey
Ebizibu nga bitulumbye totya
Nga mu mitima tuli bagumu nze nawe yi yeah... yi yeah...
Njagala tube nga babiri honey
Ebizibu nga bitulumbye totya
Nga mu mitima tuli bagumu nze nawe yi yeah... yi yeah...

Mmmnnn...

Ngenda kuba mulungi nga bwonyiiga netonda kubanga nkwagala
Omukwano ogwo gwenesunga, nange!
Emisango ejitamanya nju mbi, nze nawe nga tukwatira wamu netulwana
Omukwano ogwo gwenesunga, nange!
Olwo tukolere wamu na maanyi, abatunyooma, bali.. balilaba tubayitako
Omukwano ogwo gwenesunga, nange!
Ngamba tukolere wamu na maanyi, abatunyooma, balilaba tubayitako
Omukwano ogwo gwenesunga, nange! Eeh... yi yeah... yi yeah...

Njagala tube nga babiri honey
Ebizibu nga bitulumbye totya
Nga mu mitima tuli bagumu nze nawe yi yeah... yi yeah...
Njagala tube nga babiri honey
Ebizibu nga bitulumbye totya
Nga mu mitima tuli bagumu nze nawe yi yeah... yi yeah...
Njagala tube nga babiri honey
Ebizibu nga bitulumbye totya
Nga mu mitima tuli bagumu nze nawe yi yeah... yi yeah...

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Privacy Overview

This website uses cookies so that we can provide you with the best user experience possible. Cookie information is stored in your browser and performs functions such as recognising you when you return to our website and helping our team to understand which sections of the website you find most interesting and useful.