Fear Women By Jim Nola (Lyrics)

Fear women kakkana!
Naddala ab'esalaama n'enansana!
Abedunego Bebe! Jim! Aah!

Eva okuwa Adam ekibala
Omukazi tafa yekka yama kkibala
Obulungi bwa Delilah
Bwajja Samson enviiri ku mutwe yafa talaba
Omukazi tawena era ssi wakuwena
Nebwooba big size osangayo Zuena
Nze dem yaŋŋamba ku sugar ne honey
Tekuli kiwooma nga transport money, Natya!
Agamba nkyali kiwala ssiri kikazi
Kumbe wa dda ne ku boda atuula kikazi
Gwewavuma nga edda nti baawolayini
Kati bwabigula asimbya bba wo line, eh!

Fear women! Fear women!
DJ pull up we first fear women
Fear women! Fear women! 
Gamba driver asibe we first fear women
Fear women! Fear women! 
DJ pull up we first fear women
Fear women! Fear that gender!
Ne ba jajja babatya mu j'ekyenda

Obalansinga otya kilo 100 kakondo
N'ozina okwepiicha! Kimenya laws of gravity!
Eyasiiba nga mu sweater ku ssomero
Mbu alina asthma oba yawona! Cow girl ayita bute!
Abasajja benda naye n'abakazi bendaguza
K'abe nakawere ebyenda agguza
Akulaga ebyemabega bweyebitigguza
N'osaba akulage ebyemaaso, okwo ssi kweraguza!
Party nebwojitimba, tewerimba
Teyinza kunyuma awatali bakazi
Abakazi byebimuli dunia byesimba
Tesobola nnyuma awatali bakazi, eh!

Fear women! Fear women!
DJ pull up we first fear women
Fear women! Fear women! 
Gamba driver asibe we first fear women
Fear women! Fear women! 
DJ pull up we first fear women
Fear women! Fear that gender!
Ne ba jajja babatya mu j'ekyenda

Chris Evans otya abakazi
Bwoba oyagala kulwaana tugenda awagazi
Winnie Nwagi oli mugazi
Onkubya obufananyi nga papalazi
Omukazi tawena era ssi wakuwena
Nebwooba big size oangayo Zuena
Nze dem yaŋŋamba ku sugar ne honey
Tekuli kiwooma nga transport money, Natya!
Agamba nkyali kiwala ssiri kikazi
Kumbe wa dda ne ku boda atuula kikazi
Gwewavuma nga edda nti baawolayini
Kati bwabigula asimbya bba wo line, eh!

Fear women! Fear women!
DJ pull up we first fear women
Fear women! Fear women! 
Gamba driver asibe we first fear women
Fear women! Fear women! 
DJ pull up we first fear women
Fear women! Fear that gender!
Ne ba jajja babatya mu j'ekyenda

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Privacy Overview

This website uses cookies so that we can provide you with the best user experience possible. Cookie information is stored in your browser and performs functions such as recognising you when you return to our website and helping our team to understand which sections of the website you find most interesting and useful.